Channel: SparkTV UGANDA
Category: News & Politics
Tags: agafaeyouganda entertainmentuganda newssparktv uganda
Description: Minisita wa Kampala Hajati Minsa Kabanda ayagala yinginiya ne nnanyini kiimbe ekyagwa n’ekitta abantu basatu e Kibutika Ndejje mu divison ya Makindye ssaabagabo bakwatibwe. Minister era ayagala ab’enganda z’abantu abaafa saako n’abafuna ebisago baliyirirwe - okwogera bino abadde alabumbula ekizimbe kino ekyagwa ku nkomerero ya sabiiti ewedde. #AgafaEyo #SparkTvUganda For more news visit ntv.co.ug Follow us on Twitter twitter.com/sparktvuganda Like our Facebook page facebook.com/SparkTVUganda